1 Timothy 4:3-5

3 aAbo be baziyiza abantu okufumbiriganwa, era abagaana okulya ebyokulya ebimu Katonda bye yawa abakkiriza era abamanyi amazima, okubiryanga nga bamwebaza. 4 bKubanga buli kitonde kya Katonda kyonna kirungi, era tekizira, kasita kiriirwa mu kwebaza, 5kubanga kitukuzibwa na kigambo kya Katonda, n’okukisabira.

Copyright information for LugEEEE